x
x

Gutujja by B2C Ent. Ft. Rema Namakula Lyrics Music Lyrics

  • By  Henry
  •   •  
  • May 13, 2019
  •   •  
  •   7208 views

Share lyrics

Hmmm Nessim Pan Production

Rema Boyfriend your love is so bomber Am yours, your cargo Let’s fly in your chopper, eh yeah Olina omukwnao ogutalina alina Onkoona mubiri magumba nga musekuzo Wampa laavu baby wampa kwekkusa Wamponya bu love nigger, bu ssemyekozo Would you mind, would you mind? Calling your phone at any time? Would you mind, would you mind? Onterese omutima naawe ompe ogugwo?

                                           

Lee, Rema & Julio Gutujja, gutujja gutujja Wootali babe Omutima gubeera gutujja Gutujja, gutujja gutujja Wootali babe Omutima gubeera gutujja Guba gukoona bwe ddu ddu Gukoona bwe ddu ddu Guba gukoona bwe ddu ddu Gukoona bwe ddu ddu

Lee & Bobby Kwata pen Kwata olupapula nsooke nkuwe Byonna by’oyagala Wandiika ntuma nkuwe Kubanga, omutima gwange wagwefuga Naye nze saagala kumanya by’oteefuga By’onfuga bimala gwe yongera Nsaba nkuwe (ky’oyoya nkuwe) Yeggwe eyanazaako ennaku yonna Ssuubi lye waleeta mu mutima munda babe Nkwagala omu wekka Wansangula amaziga gonna

Julio Omutima mulwadde yanguwa Baby gwe musawo Kwata wano, awo awo, eeh Would you mind, would you mind? Calling your phone at any time? Would you mind, would you mind? Onterese omutima naawe ompe ogugwo? Kano kozze baby katubalumye Sembera omukwano gwe nina gujjuza n’eddebe Gunsudde mu mukwano guno omutego Girl am your meal Breakfast ku table

Bobby Le go, say Wambunaabuna, omusaayi N’omutima bya connectinga, eh Luno olunaku nze sirwejjusa Wamponya buli bu gold-digger obutakkuta Oh when mi sing say Olimu ekirungo kya sukaali Alaali onkubisa walaayi Yeggwe owange omu gwe mpita bumaali Alaali ne bwe wataba futaali Would you mind, would you mind? Calling your phone at any time Would you mind, would you mind? Onterese omutima naawe ompe ogugwo

If you are a musician, be it upcoming or famous and you wish to drop your music for fans to access it here online. You can send your song to info@ugamusic.biz or Call Climate on +256771345613 for further help.

PLEASE LEAVE A COMMENT