Mu Kati - Vivian Tendo # Music Lyrics

  • By  Climate
  •   •  
  • Feb 05, 2020
  •   •  
  •   332 views

Share lyrics

Vivian Tendo Nessim Pan Production

Leero waakiri ojje eno N’amaaso gatunule eno Bw’ontunuulira bwoti N’ekyo ewange kya muwendo Tewali lwotaba gentle Baby baby my lover

Akasigiri bboogi Leeta fire ozikize eno Wamma, remote ginzigyeko Mukwano nnanga, radio gyiveeko Wamma, remote ginzigyeko Mukwano nnanga, gwe radio gyibeeko

Nze wankuba n’odda ne mu kati Wankuba n’odda ne mu kati Nange wansomesa laavu Nga wankuba n’odda ne mu kati Wankuba n’odda ne mu kati Wankuba n’odda ne mu kati Teacher wansomesa laavu Nga wankuba n’odda ne mu kati

Tugikolere meeting eno feeling Kubanga wantolosanga nnyo mu boarding Omukwano onnyambaza mungi nnyo mu fitting Baby the more I love it The more repeating Wamma, remote ginzigyeko Mukwano nnanga, radio gyiveeko Wamma, remote ginzigyeko Mukwano nnanga, gwe radio gyibeeko

Hale hale hale Hale hale Yule Yule Yule Yule Yule Hale hale hale Hale hale Yule Yule Yule Yule Yule

Nze wankuba n’odda ne mu kati Wankuba n’odda ne mu kati Nange wansomesa laavu Nga wankuba n’odda ne mu kati Wankuba n’odda ne mu kati Wankuba n’odda ne mu kati Teacher wansomesa laavu Nga wankuba n’odda ne mu kati x 2

Wamma, remote ginzigyeko Mukwano nnanga, radio gyiveeko Wamma, remote ginzigyeko Mukwano nnanga, gwe radio gyibeeko Tugikolere meeting eno feeling Kubanga wantolosanga nnyo mu boarding

Yesse Oman Rafiki Route Music Oh yeah yeah

 
If you are a musician, be it upcoming or famous and you wish to drop your music for fans to access it here online. You can send your songs or song to info@ugamusic.biz or Call Climate on +256771345613 for further help or Whatsapp at +256781999391.

PLEASE LEAVE A COMMENT