x
x

Munakesa - Sammyboy Ft J Wonder # Music Lyrics

  • By  Climate
  •   •  
  • Jul 16, 2020
  •   •  
  •   15 views

Share lyrics

Intro Bomu ya sadam. Sammy ne kevo kyekitabo ne kalaamu Abasilaamu katubawe salaam- ebyokuzalawa zalawa eba haram Ba fan mwasitudde abaana ba ghetto- katubakube omuziki musabe ne battle Fanya fujjo owone- gano majje ga NATO Tubakuba kimugunyu ba dem ba wato (ehh, ehh)

Temutya katunywemu ka lato- snapchat post batuweeyo ka photo Topapa my baby tuula wansi just settle Nkuyingize ekibaala batuweeyo bi bottle

Chorus*2 Onakeesa- wenakukuba omuziki onakeesa D.j wakakuba baby onakeesa Ekidongo wekikwaata mbuuza onakeesa (mbuuza) Verse 1 (J Wonder) Kibala kinyuma nga tuli babili- nga olina opposite sex ebbali Bino byo binyuma nga fenna wetuli (hmm, hmm) - endongo etabuse efuuse kikili (kikili) D.j yamanyi akayimba akaddako- Uganda vibes kati nno ffe tuliko Kidongo kinyuma baby omukutteko- mutambule mpola anti mwe muliko Abaana booyita abavubuka balinamu- communication zonna zibeela ku simu Wooyingila ekibaala table bazituddemu- mulembe gwa bavubuka ffe banyinimu (don) Chorus*2/ J Wonder Onakeesa- wenakukuba omuziki onakeesa D.j wakakuba baby onakeesa Ekidongo wekikwaata mbuuza onakeesa THE HIGH LIFE ALBUM UPPER HOUSE RECORDS ©. BROTHERHOOD MUSIC UG® Verse 2 (Sammyboy) Temulinda kengele- kambakubilewo omuziki paka kubigele Ebigambo tubisale- katuve mu kelele Nze minister womuziki mu state house e’magere Ate eno mukibaala- abasama balinye ku madaala Atalina belaire kyekiseela bakusange mukidaala Manager zikiza ku mataala abaze ne ba dem aba kawaani mbu baswaala D.j ffe tujja keesa- tukubile muziki tetukya teesa Coconut takyantiisa- ba dem aba kawani sikyanywesa Chorus*2/ J wonder Onakeesa- wenakukuba omuziki onakeesa D.j wakakuba baby onakeesa Ekidongo wekikwaata mbuuza onakeesa Conclusion (Intro) Bomu ya sadam. Sammy ne kevo kyekitabo ne kalaamu Abasilaamu katubawe salaam- ebyokuzalawa zalawa eba haram Ba fan mwasitudde abaana ba ghetto- katubakube omuziki musabe ne battle Fanya fujjo owone- gano majje ga NATO Tubakuba kimugunyu ba dem ba wato (ehh, ehh) -End-

 
If you are a musician,a be it upcoming or famous and you wish to drop your music for fans to access it here online. You can send your songs or song to info@ugamusic.biz or Call Climate on +256771345613 for further help or Whatsapp at +256781999391.

PLEASE LEAVE A COMMENT