Ebango Baliwanika Lyrics by Rickman Manrick Music Lyrics

  • By  Henry
  •   •  
  • May 13, 2019
  •   •  
  •   130 views

Share lyrics

Intro:

Artin, ebbango waliwanika? Rickman Waliwanika? DT Timo Artin on the Beat

Chorus:

Maama ebbango baaliwanika Ba-ba baliwanika Uh-uh, eh-eh Nkugambye baaliwanika, hmm Abaana mwana baaliwanika Eeh nze nakkiriza baaliwanika Ebbango abaana twaliwanika, ehh Okimanyi nti twaliwanika? hmm Uuh, nze nakkiriza twaliwanika Eh, eh ebbango baaliwanika

                                                 
Verse 1:

Bali mbatya tebambala knicker Tebanyega ne bw’ogasinika Amagulu go baagagalika Tebatemya anti gaabakanuka Bano tobawoona Tebakutya ne bw’oba Kabona N’obusente bwo nabwo babunona, eh Bo n’ekidongo batta mukago Bakulaba no no ba ssemitego Baaliwanika basiiba mu FACO, hmm Kati nze Rick ndaba balabe

Chorus: Maama ebbango baaliwanika Ba-ba baliwanika Uh-uh, eh-eh Nkugambye baaliwanika, hmm Abaana mwana baaliwanika Eeh nze nakkiriza baaliwanika Ebbango abaana twaliwanika, eh Okimanyi nti twaliwanika? hmm Uuh, nze nakkiriza twaliwanika Eh, eh ebbango baaliwanika Verse 2:

Babeera Buziga Nziga bazivuga Buki bamufuna Ate ne welo bamukuba Oh no! ne z’olina bazinona Bakukaliza n’ofuuka mukalu Ono Immaculate ne Nabukalu Bajja beezinya kino ekidigida Mbu ekidigida, ekidigida Ekidigida ekikwata ku Nabukalu Ekidi….eeh, Ekidi…hmmm Ekidigida ekikwata ku Nabuka… aah Ekidi….eeh, Ekidi…hmmm Ekidigida ekikwata ku Nabukalu Oh no!

Chorus: Maama ebbango baaliwanika Ba-ba baliwanika Uh-uh, eh-eh Nkugambye baaliwanika, hmm Abaana mwana baaliwanika Eeh nze nakkiriza baaliwanika Ebbango abaana twaliwanika, eh Okimanyi nti twaliwanika? hmm Uuh, nze nakkiriza twaliwanika Eh, eh ebbango baaliwanika Verse 3:

Ne bw’ongyasa kati ssiyatika Ne bw’ommenya kati simenyeka Ne bw’onsesa kati sisinika Nze endigi nywera ku kabinika Maama, Selector yakikuba Selector yakikuba, yoo N’obwezinya kati sisituka Nzannya kyenda kati nze sisituka Bwe bampita kati siyitika Ne bw’ongyasa kati siyatika Ne bw’ommenya kati simenyeka N’obwosesa kati sisinika Drink nywera ku kabinika Mwana wa maama gwe wakikuba

Chorus:

Maama ebbango baaliwanika Ba-ba baliwanika Uh-uh, eh-eh Nkugambye baaliwanika, hmm Abaana mwana baaliwanika Eeh nze nakkiriza baaliwanika Ebbango abaana twaliwanika, eh Okimanyi nti twaliwanika? hmm Uuh, nze nakkiriza twaliwanika Eh, eh ebbango baaliwanika

Outro:

Ba Ghetto Youths mwaliwanika Abasomi kyo mwaliwanika Basama, January yabalemesa December lwe musobola Champagne Papi yaliwanika Meddie Vibe n’aliwanika Bebina n’aliwanika Ethania wakikuba

END

If you are a musician, be it upcoming or famous and you wish to drop your music for fans to access it here online. You can send your song to info@ugamusic.biz or Call Climate on +256771345613 for further help.

PLEASE LEAVE A COMMENT