Kamala Byona
00:00
00:00
Verse I
Mazima omuntu akeela eyo musuulwe,ayingile ekibuga anoonye akawogoKuba eno ensi yamukweka esente,ela kyava azinoonya nga omukono tassaEbewuwe aleka munyumba,ayingire empeewo,Akeela mbunyonyi mumawugulu afune eddibaNga obulamu bwe nusu,akimanyi yemala ennakuStress nezimukuba yena nakulubukaBagelaaa atalina sente tagya mu bantu,nemunkiiko tateesa nsonga…..Nebelabira kamala byonaAli omu Katonda akira sente Chorus
Oli kamala wensonga ggwe ateesaNotukiriza abalala balimbaOli kamala byona tokyuuka,Oli kamala w’ensonga munange
Ebyensi makoola na mpewo,Yegwe asooka, gwe asemba kuluggiEbyensi biyugula tama,Naye nga temuli temuli temuli bulamuOli nkonge kwenasiba olukoba,Eno gyentuuse wandaga omukono Verse II
Eno ensi tukungula nkuba,Tunoga ko makoola netulyaSinga tukimanyi waatali KatondaEbitwewanisa malya ga mereNaye nga onzilikilaki omutima,Nga ate siigwe eyetondaManya obulamu businga eganduulalya kabaka mbilombe bya senteTunulira ebinyonyi mubangaTebisiga mere naye bilya bilimba,Kati gwe asinga wakasanke,Okaaba ki dala okufanana amayubaOlaba yayambazaa amalanga,Enyonyi tezibulwa ebisu byazooBwatyo bwakuwambatiraLiziki yamukama kimanye tegulwa maziga Chorus
Oli kamala wensonga ggwe ateesaNotukiriza abalala balimbaOli kamala byona tokyuuka,Oli kamala w’ensonga munange
Ebyensi makoola na mpewo,Yegwe asooka, gwe asemba kuluggiEbyensi biyugula tama,Naye nga temuli temuli temuli bulamuOli nkonge kwenasiba olukoba,Eno gyentuuse wandaga omukono Verse III
Mu’ggulu ewatali nnyenjje,Ebyo byokolerela kweka eyo…Kyanaku okukola noteweezaNga byokungula mpawoFor I know you’re hurtingAnd your soul is wailingBut you God is waiting yimusa amaasoSonda sonda amaanyiSamba samba ennyikeTewerabila kamala byonaAli omu Katonda akila esente WRITTEN BY DESIRE WRITER CONCEPTS+256700193521
🎵 Are you a musician?
Want your profile featured?
Join Uganda's first online entertainment booking platform:
Email: info@tulioutside.com
Community Discussion