Makanika by John Blaq Lyrics Music Lyrics

  • By  Henry
  •   •  
  • May 13, 2019
  •   •  
  •   394 views

Share lyrics

Intro: Yeah yeah yeah A John Blaq boy boy African boy boy Aya bas

                                                 

Verse 1: Amazima gwe byonkola omutima wamenya Bwekuba kutabula sukaali yanoga Wangogolako yenna yenna mukoka Me know like me know like Yeah yeah yeah

Chorus: Tuula nyola akamotoka Ka mbere makanika obeere motoka Nga wenjagalira baby nkukanika Ye ye ye yeah Nyabo Nyola nyola akamotoka Ka mbere makanika obeere motoka Nga wenjagalira baby nkukanika Ye ye ye yeah

Verse 2: Yadde nga nva wala Omukwano gwo nze baby gwansika Simanyi oba mu mutima nawe kyekyo kyofuna Kyogere tontya ye nze gwe walaba Gwe walaba mu kirooto nga ndi mu mirror Nga ntereeza taayi Nga nkuyita mummy Ye gwe wekka asobola okukkakanya Tsunami Omukwano gwo gwa alaali Walaayi Bakutunulako bagonda ba kirimanyi Tell me what you really want eh Tukikole ku Sunday oba ku Monday? Girl tell me what you really want eh Nkulabe ku Sunday oba ku Monday?

Chorus: Tuula nyola akamotoka Ka mbere makanika obeere motoka Nga wenjagalira baby nkukanika Ye ye ye yeah Nyola nyola akamotoka Ka mbere makanika obeere motoka Nga wenjagalira baby nkukanika Ye ye ye yeah

Verse 3: Kati nga nyingiramu nyingira nga ayingira akamotoka Nkukanika mpola mpola nkukuba matatu Girl you know me really wanna be with you every day nga tewali na bireekaana Girl you know me really wanna be with you every day nga tewali ba tucallinga Love tomato Binyuma nga tewali alemera mu mulyango Okwagala enyo nawulira mbu guba musango Kikusigalako kikulemera mu bwongo Ee eh Tonkuba mugongo Leka tubibyemu Wenyingiza ekisumuluzo onyimbiremu Amazima nkwagala ebitono n’ebinene You sweet sweet sweet sweet Sweet bananana Oba osobola okumwenya neera kikole Aba ki opposinga emitima gibalume

Chorus: Tuula nyola akamotoka Ka mbere makanika obeere motoka Nga wenjagalira baby nkukanika Ye ye ye yeah Nyola nyola akamotoka Ka mbere makanika obeere motoka Nga wenjagalira baby nkukanika Ye ye ye yeah

If you are a musician, be it upcoming or famous and you wish to drop your music for fans to access it here online. You can send your song to info@ugamusic.biz or Call Climate on +256771345613 for further help.

PLEASE LEAVE A COMMENT