Nkuloga Lyrics – Grenade Music Lyrics

  • By  Henry
  •   •  
  • May 13, 2019
  •   •  
  •   225 views

Share lyrics

Ndi mulogo Grenade Official Komya obukodo Ronnie on this one

                                    

Baby togufuula muze eh eh eh By’onkola binzaaza mize eh eh eh Waakanjagala, naakeeyagala Gwe anteeka mu mbeera Toŋŋaana sisobola kukyebeera

Afazaali nkuloga hmmm Nze nkuloga Baby toŋŋaana nkologa hmmm Nze Nkologa Afazaali nkuloga hmmm Nze nkuloga Baby toŋŋaana nkologa hmmm Nze Nkologa

Eddogo lye nina lya Mutuuza, aah eeh Ninga Ediriisa Musuuza, aah na na, eh Ekyo kye waakalabako ekyo kituuza, aah baby Teweekyanga bambi baby tuula, yeah eh Nkwesunga nga musokoto Njagala tuzinemu jogodo Tuula wansi beera humble Okimanye tebaŋaana

I love you for good and for bad Bw’ogaana nga njiga ologa Am gonna talk to your daddy Nzije nkukube embaga Nze kye njagala ombe ku guard Kirabika laavu empaga Mu by’okwagala ndi muloodi Siri munaku tompita ensega Waakanjagala, naakeeyagala Gwe anteeka mu mbeera Toŋŋaana sisobola kukyebeera

Kyana gwe nzikiriza Nsuleko w’osula Nzikiriza nkutwaleko gye nsula, my girl Toli mmere, teri akulaba n’asigala mu ntebe Ngya kukola ebitono n’ebinene Njagala nga gw’onfumbira emmere

If you are a musician, be it upcoming or famous and you wish to drop your music for fans to access it here online. You can send your song to info@ugamusic.biz or Call Climate on +256771345613 for further help.

PLEASE LEAVE A COMMENT