Sure by Vinka Lyrics Music Lyrics

  • By  Henry
  •   •  
  • May 13, 2019
  •   •  
  •   201 views

Share lyrics

You're romant romantic (Vinka) Fanta Fantastic (Haha..) (Swangz Avenue)   Oli kibiriiti Wakoleeza mutima Ndi ku maviivi Omukwano gwokya Nga kayembe Wankubisa butida Let me bow to the riddim Okyakala nyo Ne mama Rhoda Baby osiiba mu kikuubo akasana kaaka Ndi ku maviivi Omukwano gwokya Komawo ombulire Oba ssente ononya Wano mu bikunta gyendi Waliwo ekibuuza Oba ononsalako gyendi? City boy baby beat Girl them feel it?

Kimanye ogudde ku sure Komya okunonya Baby ogudde ku sure Oli ku sure, sure, sure Oli ku sure Komya okunonya Kimanye ogudde ku sure Komya okunonya Baby ogudde ku sure Oli ku sure, sure, sure Oli ku sure

Nakuyiseeko jjo Nabadde nkwesunga Nenkuteeka ku minzani Dear kimanye nti ebipimo byawera Jjangu onkoleko ka masaagi You're romant romantic Fan, you're fantastic Yeh, a party mood reporting Tuyiteko ku ssomero Tufune coaching Gwe wagamba onyumirwa ba portable size Laba nasalamu ku weight Yeh Baby nafuuka portable size

Kimanye ogudde ku sure Komya okunonya Baby ogudde ku sure Oli ku sure, sure, sure Oli ku sure Komya okunonya Kimanye ogudde ku sure Komya okunonya Baby ogudde ku sure Oli ku sure, sure, sure Oli ku sure

Gwe wagamba onyumirwa ba portable size Laba nasalamu ku weight Yeh Baby nafuuka portable size Wano mu bikunta gyendi Waliwo ekibuuza Oba ononsalako gyendi? City boy baby beat Girl them feel it?

Kimanye ogudde ku sure Komya okunonya Baby ogudde ku sure Oli ku sure, sure, sure Oli ku sure Komya okunonya Kimanye ogudde ku sure Komya okunonya Baby ogudde ku sure Oli ku sure, sure, sure Oli ku sure

Yesse Oman Rafiki Nessim pan the beat City bwoy baby beat Girl them feel it?

If you are a musician, be it upcoming or famous and you wish to drop your music for fans to access it here online. You can send your song to info@ugamusic.biz or Call Climate on +256771345613 for further help.

PLEASE LEAVE A COMMENT