window.dataLayer = window.dataLayer || []; function gtag(){dataLayer.push(arguments);} gtag('js', new Date()); gtag('config', 'G-7CBCPR66H6');

Ekyana

Feffe Bussi

4 years ago

Intro

Onkoledde a lot

Nkwagala omu bwoti

Sikikukweka,

Wakolamu nga jaga boss??

Do do do dat

Gutujja my heart

Wani Production

FBM

 

Verse I

Nkuwulira gwe chance olina

Emikisa olina

Olinga eyaliko Amerika

Eh yeah yeah

Wafuna nabasajja abayiwamu ekija

Bakuyisa nga star

Mu bbaala ne table olina, ha!

Zi Bellaire nnya

Ekiwato kyo nkisunako nga guitar

Buli lwe nkulabako mbeera nejjusa

Nsiiba neeyisa

Nnoonya gwe wekka

 

Chorus

Bulamu bunyuma olina ekyana

Ngolina ekyana

Kikeesa kinyuma olina omwana

Ngolina omwana

Bulamu bunyuma olina ekyana

Ngolina ekyana

Kikeesa kinyuma olina ekyana

Ngolina ekyana

 

Verse II

Mu budde bwekiro eno

Kati ngoli mu kupanga

Baana bawala besunda ne bakiika

Eza Uber kusonda

Sit down now

Sit down now

Bwaba akugulira akamere nolya

Ne mwenyigira mu kasonda

Ffe tudda waka

Etunudde waka

Gwe noli,

Nze noli

Situation ya kukaka

Ninganga eyalwadde enkaka

Arafa mugambe oyo tugenda ka

Leero tudda waka babe

 

Chorus

Bulamu bunyuma olina ekyana

Ngolina ekyana

Kikeesa kinyuma olina omwana

Ngolina omwana

Bulamu bunyuma olina ekyana

Ngolina ekyana

Kikeesa kinyuma olina ekyana

Ngolina ekyana

 

Verse III

Onkoledde a lot

Nkwagala omu bwoti

Sikikukweka wakolamu nga chaga boat

Do do do dat

Gutujja my heart

Nkuliyo, yitayo ondabeko ku lunch

Onkutudde zi crutch

Toil na copy cat

Nkuloga bwokwata ku mulungi wange Fati

Mpakuka squeeze zo onkubya yaka ku chart

Bikyuka nga Eddy Kenzo ndaba biri smart

Kupa pande party

Situation ya kukaka

Ninganga eyalwadde enkaka

Arafa mugambe oyo tugenda ka

Leero tudda waka babe

 

Chorus

Bulamu bunyuma olina ekyana

Ngolina ekyana

Kikeesa kinyuma olina omwana

Ngolina omwana

Bulamu bunyuma olina ekyana

Ngolina ekyana

Kikeesa kinyuma olina ekyana

Ngolina ekyana

(A Yesse Oman Rafiki)

 

Total Views 3,719
Release Date 07 Apr 2021

Community Discussion

🎵 Are you a musician?

Submit your songs to:

Email: info@ugamusic.biz

Want your profile featured?

Join Uganda's first online entertainment booking platform:

Email: info@tulioutside.com