Onawulira
ONAWULIRA
1.
Njjenda kukakanya obulumi bwona obukulegamye mu bwongo
Nkusikemu nobutiti bwona akabugumu nkuwe akange munange munange omukwano gwenina mungi munange byenagambye byamukwano wobiwa akadde omutima gutalaze ensalo zona nga gunonya gwe omugogofu kale mama
Chorus
Onawulira ooo onawulira eeee
Omukwano gwenina bojji
Onawulira ooo onawulira eee
Nkulage kubyenina ebingi X2
2.
Njagala tutambule tuvve kampala,kishasha paka mubai buli lunaku lubere akabagga if you let me love the only way i know how ohh my God if know how you make me feel abalala nabanabira maso gwe gwenina kumakya oba kabuzibe ee njagala nga woli awo
Nime tembeya tembeya sana kutafuta mtoto mzuri kama wewe papa
Machoni mwangu naona malaika oh my God what a beautiful design
Gwemanya gwe nina abakira bona gwalimu ekyama
3.
Njjeda kwanjja ebyama byenina baby (kumukwano gwe nina omungi)
Njjeda kulopa abantawankanya darling
You know i love you, i lover,love you eeeee
Onawulira onawulira omukwano gwe nina omungi
🎵 Are you a musician?
Want your profile featured?
Join Uganda's first online entertainment booking platform:
Community Discussion