window.dataLayer = window.dataLayer || []; function gtag(){dataLayer.push(arguments);} gtag('js', new Date()); gtag('config', 'G-7CBCPR66H6');

Nayiga

Kabsky Kyze

1 year ago

Clark

Mmmmmmh Unusual

Shawa Records

Ex wo talina kuba muyekela

Nze nalabuka nga omwana amaze kundekulira

Mutima negundajanila nga

Ga nkanya kimu gubuuza kiki ekyakutwaala

Bwoba olowoza nti nkuteeka oba nkuwalana

Enya mutwe gwo kuba at'obwo obudde sifuna

Nakalabo onatela kukafuna coz once you left

Okwegula mu love kwakoma

Nze sejusa kubanga nakulekawo

Yade kyanuma amaziga nengakaaba nako

Manyi tewalumwa kuba eyo nkola yo

Nakuwa mutima ogugwo kufulu nosibako

Nze eyakuyisa nga queen ow'omulubiri

Wawunzika ondese ela nogenda nebali

Naye silina kikyaamu kyenkukonjera

Okujako okugamba webale kunva mu lify

Nayiga

Nayiga

Nayiga

Okubaawo wotali

Nayiga

Nayiga

Nayiga

Nti ne mu love bambi afere ntoko

Nayiga

Nayiga

Nayiga

Okubaawo wotali

Nayiga

Nayiga

Nayiga

N'obutemalaamu mu love

Kale nobubonero bwaliwo

Kwenandilabide entuufu color zzo

Naye love yajja yefuga akaffo

Mwenanditudde olengera ku kidako

Nkwebaza okuba nti wandekulira

Wade wayonona obudde nga ndi mu kizikiza

Nalowooza ninawo omwagalwa

Nga nabanetega mu bonabona teli gwenzikiliza

I can fail to remeber you

But not to hate you

You made me think like just a fool

Kumbe love yo nfuu

Nava mu kateebe kanzine ku ndongo yange

Yade wakosa omutima gwange

Mukwano gwo yali prioty yange

Gwe nonsasula gganza ku kyali wange

Nayiga

Nayiga

Nayiga

Okubaawo wotali

Nayiga

Nayiga

Nayiga

Nti ne mu love bambi afere ntoko

Nayiga

Nayiga

Nayiga

Okubaawo wotali

Nayiga

Nayiga

Nayiga

N'obutemalaamu mu love

Ex wo talina kuba muyekela

Nze nalabuka nga omwana amaze kundekulira

Omutima negundajanila nga

Nga nkanya kimu gubuuza kiki ekyakutwaala

Ebintu by'omukwano bigeze ku'subula

Kuba tusaayo mitima agula y'amanya kyazaako

Nze gwenalina yangamba teri gweyeguya

Koobe nga akasente ko omuwaako

Nakimanya nenegumya nga ndowooza lulikya

Girl ebilowozo anziseeko

Naye byabula

Kati manyi mu love mulimu ba gambler

Nze nagwa ku gambler

Muwala gwe

Teri akusobola

Aaaaahaa aahhaaa

Nayiga

Nayiga

Nayiga

Okubaawo wotali

Nayiga

Nayiga

Nayiga

Nti ne mu love bambi afere ntoko

Nayiga

Nayiga

Nayiga

Okubaawo wotali

Nayiga

Nayiga

Nayiga

Nananaaaaaaa

Iyeee eeeeeeh

Nanananaaaaahh

 

Total Views 584
Release Date 04 Jun 2023

Community Discussion

🎵 Are you a musician?

Submit your songs to:

Email: info@ugamusic.biz

Want your profile featured?

Join Uganda's first online entertainment booking platform:

Email: info@tulioutside.com