Paka Nkya

Prosper Music

1 year ago

Eellee... Madaala ga love tulinya twetuuse ProsperMusic

Ayee.. Masanyu Masanyu tu kumbe twetuuse Saki.

 

Verse.

Waliwo byonkolera Waliwo byokola baby Nebindobesa

Mutima Negusanyalala Olwo Nange amapenzigo bwentyo nempagala siri lekera byakuwaana  wadda oluusi wabingaana.

Siri lekera bya kusuuta munno anyumirwa toleekana,

Nkuute chalk mpandika love  leka  enyumire omwana silimymuvako nyumya byange kyokka mpulira ogaana,

 

Chorse.

Tukikuba paka nkya obulamu bunyuma kyakyanka..... (Paka Nkya)

Tukikuba paka nkya kubanga landlord tabanja....

(paka Nkya)

verse.

Tukikuba paka nkya nsubuza siri kugalabanja, Dollar shilling oba mafalanga katuzirye olwaleero ku kyakyankya

Ebirooto byange naawe tubiteekemu Essala  akulembere tugoberere gaba masanyu ssi kaaba,

You know know obasinga ommeza ekyeejo nno,

You know know tosangika nkigambyeko kwoono.

 

Hook

Tukikuba  paka nkya obulamu bunyuma kyakyanka

(Paka Nkya)

Tukikuba paka nkya kubanga landlord tabanja

(paka Nkya)

Verse.

Ebirooto byange naawe tubiteekemu Essala.

Ankulembere tugoberere gaba masanyu ssi kaaba,

Waliwo byonkolera Waliwo byokole baby Nebindobesa mutima Negusanyalala Olwo Nange amapenzigo bwentyo nempagala

Siri lekera byakuwaana wadda oluusi wabingaana

Siri lekera bya kusuuta munno anyumirwa toleekana

 

Hook

Tukikuba paka nkya obulamu bunyuma kyakyanka

(Paka Nkya)

Tukikuba paka Nkya kubanga landlord tabanja

(Paka Nkya)

 

Total Views 380
Release Date 07 Apr 2024

Community Discussion

🎵 Are you a musician?

Submit your songs to:

Email: info@ugamusic.biz

Want your profile featured?

Join Uganda's first online entertainment booking platform:

Email: info@tulioutside.com